Amanda Mugasombere Ku Mmotoka Zammwe

0
748

Omubaka wa paalamenti owa Kira munisipali era Nampala woludda oluvuganya gavumenti mu palamenti Ibrahim Ssemujju Nganda ayanjulidde paalamenti ekiteso ekyokuwaliliza gavumenti okukoma okugulira banabyabufuzi kwosa nabakozi ba gavumenti emotooka. Ssemujju Nganda agambye nti kiino kyakukendeza ku gavumenti okusansanya obuwumbi bwe ensimbi ebikumi 400 omuli okugulira abakungu ba gavumenti emottoka kwosa nokuzidabiliza buuli mwaka