Bakansala Baweze Okugoba Ssentebe

0
780

Abamu ku bakansala abakiika ku district y’e Wakiso batudde olwaleero nebalagira ssentebe wa disitulikiti Matia Lwanga Bwanika abeetondere mu bwangu ku byeyaboogerako nti bali banguzi lukulwe. Bano bategeezezza nga bwebagenda okuwagira eky’okusima omusenyu ssentebe wa district ky’aludde ng’awakanya era ekirabika okuvaako kalumanywera.