Bakifeesi Abatulugunya Bannakampala Bakwatiddwa

0
344

Poliisi egudde ekiyiifuyiifu ku bakulira akabinja akatulugunya bannakampala akamanyiddwa nga kakifeesi neggalira abakakulira ababadde boogera ne bannamawulire mu kiseera ekyo Poliisi mu beekutte mwemuli amanyiddwa nga Sobi n’omumyuka w’e amanyiddwa nga Twaha era mu kavuvungano kano ne munnamawulire wa NBS Twaha Mukiibi mwakubiddwa ebitagambika.