Banekoleragyange Bakooye Obuvuyo

0
431

Bbanekoleragyange kyadaaki bavuddemu omwasi eri bannabyafuzi b’omukampala nebewera okufafagana nabo sibo singa banageza okwekalakasiza mu Kampala nga bwebasubizza. Bano nga basinziira mu kibiina ekibagatta okuva mu Kampala yenna batuzizza olukungana olwalleero nebakaanya okufafagana nemunabyabufuzi yenna anagezako okutabangula emirimu gyabwe nga bawakanya ekyasaliddwa Paaliyamenti ne pullezidenti kunsonga ya ssemateeka.