Bannakyewa Bavumiridde Akalabba

0
451

Banakyewa abegatira mu mukago ogwa Uganda National NGO forum balajjanidde gavumenti eriddeko ekyokuteka abantu ku kalaba nga ekibonerezo tekimala kujawo bumanyi bwamateka mu ggwanga. Bano bagamba nti abantu bangi babase ate nga sibebo benyine abaza omusango ogwo. Banakyewa bagamba nti gavument wakiri abantu bano yandi basibye mayisa okusinga oku bateka ku kalaba.