Bano Omwaka 2018 Baguyingidde ne Katonda

0
860

ABAkkiriza abamu bo bo baasazeeo kuyingira mwaka ne katonda waabwe mu masinzizo aganjawulo era bano eno omwaka gyegwabasanze Ku kanisa e Namirembe ssaabalabirizi wekkanisa Ya Uganda Stanely Ntagalai wamu n’omulabirizi w’e Namirembe Wilberforce Kityo Luwalira gyebaayingiridde omwaka awamu n’Abakristu baayo

More News