Chandi Jamwa Luzira Anaamuwulira, Waakusibibwa Emyaka 12

0
917

Eyali akulira ekittavvu ky’abakozi David Chandi Jamwa, agenze mu kkomera e luzira amaleyo emyaka 12 egyali gyamusalirwa kkooti erwanyisa enguzi bweyamusingisa ogwokufiiriza ekittavvu kyabakozi ekya NSSF obuwumbi 3.5 Jamwa yali yeeyimirirwa mu mwaka gwa 2011 oluvannyuma lwokujulira nga okumala emyaka 6 abadde bweru ngalya butaala kati waakumalayo emyaka 12