Cranes Yeegezaamu ne Guinea Leero

0
374

Ekiro kyaleero ku saawa ssatu omutendesi wa ttiimu y’eggwanga the Cranes omuja, omufaransa Sebastien Desabre agenda kukulembera tiimu y’eggwanga mu mupiira gwe ogusooka bukyanga akwasibwa omulimu guno. Cranes yakuzannya ne Guinea mu mupiira ogwokwegezaamu nga beetegekera empaka za Chan.