E Jinja Okulonda Kwakuddibwamu

0
773

Kkooti ejulirwamu egobye omubaka wa Jinja East Nathan Igeme Nabeta mu parliament, n’eragira okulonda kuddibwemu. Omubaka ono yennyini Nabeeta yeeyaddukira mu kkooti eno ng’ayagala ejungulule ensala ya kkooti enkulu e Jinja eyali yasooka okumugoba mu paalamenti n’erangirira Paul Mwiru eyamuwawaabira olwemuvuyo egyali mu kulonda kwa 2016.