Eby'okuggyawo Ekkomo Biranda

0
344

Nga wayisewo enaku ntononyo nga President Museveni amaze okuteeka omukono ku tteka erijjawo ekomo kumyaka gya pulezidenti, Omubaka wabakozi Dr Sam Lyomoki alangiridde nga bwagenda okwesimbawo ku mukamawe presidenti Museveni mu kalulu ka 2021 oba 2023.
Mulukungana lwa banamawulire lwatuziza ku paalamenti enkya yaleero, Dr Lyomoki agambye nti ekimulese kwekutereza ensonga eziremye president Museveni omuli obuli bwe enguzi, okukwata mu sseamateka nga bajjawo ekkomo kumyaka gya president.