Ekaayana Ly'ettaka Zili Luno!

0
798

Abooluganda abawera 10 beboolekede okufa enjala n’okubulwa awokusula oluvannyuma lw’ennimiro zaabwe okusendebwa. Bano balumiriza eyali meeya w’e Wakiso Fredson Mukalazi okutwala ekimotoka kiweetiiye nekisenda emmere yaabwe yonna. Ettaka erikaayanirwa liri ku block 104 nga liriko obugazi bwa yiika 5 e Kiryagonja mu wakiso.