Ekika Ky’emmamba Kyegogodde

0
2366

Jjajja omutaka w’akasolya k’ekika ky’emmamba omutaka Gabunga Zzikwa Mubiru alabudde abazzukulu okubeera obumu, bwebaba bakutwala ekika mu maaso.
Ono abadde nkajja ku butaka bw’ekika nga asisinkanye abazzukulu kko n’abagenyi okuva mu kika ky’engeye.