Ekikalirira Kookolo Kitongozeddwa

0
276

Gavumenti eramula kuno ewereddwa amagezi okulaba nga abasawo abakola mu ddwaliro lya Kokkolo e Mulago bafuna obukugu obumala basobole okukozesa obulungi ekyuma ekipya ekijanjaba Kokkolo. Ekyuma ekyekika kya Koboloti ekikipya ekyagulibwa mu gwanga lya Cheky repubulic ekyakatandika okukola kyekyogerwako nti nga abakugu bagamba nti Tekinologye wakyo wanjawulo songa ara akyuka buli kiseera nti singa kinaba tekikozeseddwa bulungi egwanga ligya kuba lyolekedde akatyabaga.