Ekisaakaate Kiggaadewo Leero

0
338

Katikkiro wa Buganda Charles peter Mayiga leero aggaddewo ekisaakaate kya Nnabagereka ekimaze ebbanga lya sabbiiti bbiri nga kiyindira e Kavule mu Mpigi n’obubaka eri abazadde bafube okulaba nga bafissa obudde okwongerako n’abaana baabwe okubagunjula.