Emivuyo Ku Ssettendekero Gyeyongera

0
333

Omukago ogutaba abasomesa b’eMakerere basabye basisinkane minister w’ebyenjigiriza Janat Museveni ng’abaddukanya ssetendekero tebanaba kwanukula kubyafulumidde mu alipoota ya Abel Rwendeire. Aba MUASA bagamba nti baagala kwongera okuloopa abakulu ku sentendekero ku nsonga nyingi alipoota zetakoyeeko