Empaka Z'omuzannyo gwa Darts

0
362

Abazannyi ba tiimu ya poliisi ey’omuzannyo gwa Darts beefuze empaka za ‘Thursday night Darts’ eziyindide ku Sweet Land Gardens e Kyanja. Empaka zino zikozesedwa nokufuna abazannyi abataano abanaakikirira Uganda mu mpaka z’obuvanjuba bwa Africa ez’omwaka guno.