Emyaka Give ku Etaano Gidde ku Musanvu?

0
976

Bbannabyabufuzi bakubaganye empawa kunsonga ya kalulu kke Kikungo gavummenti keyagala okutekateeka bannayuganda okwesalirawo ku myaka emeka gyebagala mu kisanja kya pulezidenti ekimu. Bino bigidde mukiseera nga wakyaliwo okkwemulugunya mubantu abamu abaali bawakanya Paaliyamenti okukyussa emyaka omuntu kwalina okukoma okukullembera eggwanga.