Enjala Ebindabibinda e Buddu

0
441

Abalimi mu bintundu by’e Masaka basula ku tebukye olw’ebizibu buli lukya ebitandise okuboolekera gamba nga pereketya w’omusana alese ng’ebirime ebisinga bisaanyiziddwawo ate n’endwadde ezitandise okulumbagana emisiri gy’emmere kwebabadde basibidde olukoba.