Ennyumba Bazookya Ziggwaayo, Naye Eddogo Likoleeza Omuliro?

0
430

Abantu abasoba mu 95 nga bano basangibwa ku kyaalo Bataka mu gombolola ye Tara mu district ye Maracha basigadde mugwebusami nemagaza, nga nabamu bebuuza webagenda kutandikira, oluvanyuma lw’omuliro okusanyaawo amaka gaabwe. Ekivuddeko omuliro guno kikyali matankane nga mpale zabaseveni.