Express Yeemu Ku Zisibye Ekkira Mu Liigi

0
498

Eyaliko sentebe wa Express FC Kavuma Kabenge ategeezeza NBS nti abakulira tiimu eno beebalina okunenyebwa olw’enkola yayo embi ensangi zino mu liigi y’eggwanga.
Kabenge yewadeyo nokubawa ku buyambi bwekiba kyetaagisa.