Eyali Ssaabalabirizi Afudde

0
365

Eyali Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda Livingstone Mpalanyi nkoyoyo afiiridde mu ddwaliro lya Kampala Hospital enkya ya leero nga n’ekimusse abadde lubyamira Sssabalirizi yali yaddusibwa mu ddwaliro lino ku lusooka omwaka nga atawanyizibwa lubyamira era afudde ku ssaawa ttaano ezenkya.