Kitatta Yakoleranga Museveni – Nnyina Kitatta

0
402

Namukade HASFA NABUKEERA, nnyina wa Abdallah Kitatta, awanjagidde omuduumizi wa poliisi Gen. Kale kayihura n’omukulembeze w’eggwanga bamuymbe bayimbule mutabani we Abdallah Kitatta kubanga bebaamukozesanga emirimu ate egyamuviiriddemu okuyingira ekkomera. Nnyina wa Kitatta agamba nti yadde ng’alina abaana abalala ayagala ab’obuyinza bamuddiremu nga Ssekabaka Suuna bweyaddira mu b’obugulu obutono, bayimbule omwana we abadde tata kumugulira ku nnyama n’asikaasikanya

More News