Magyezi Agenda Kusomesa Bannaddiini

0
384

Omubaka wa Paalamenti owa Igara West Raphael Magyezi nga ye mubaka eyakulemberamu okwanja etteeka lyokuggyawo emyaka ategeezezza nga bwabakanye ne kawefube wokunnyonnyola bannaddiini obulungi bwetteeka lyokuggyawo emyaka kubanga balabika tebategeeranga tteeka lino Magyezi okwogera ati nga bannaddiini bafuuse ekyambika naddala ku tteeka lino nga bangi banenya ababaka ba paalimenti olwokuyisa etteeka lino