Mumbere Asabye Gavumenti Bateeseganye

0
349

Omusinga wa Rwenzururu Charles Wesley Mumbere apondoose n’asaba okwogera ne Gavt ku nsonga z’e Kasese. Ng’ayita mu ssaabawolereza w’obusinga Alfred Makasi atutegeezezza nti mukama we Mumbere ataddewo akakiiko ka bantu bataano okuli ne mukyalawe Agnes Ithungu.