Mutabazi We Lwengo Bamubanja Boda

0
828

Sentebe wa Distulikiti ye Lwengo ayinza okwekanga nga naye atuuse mu kabula muliro, anti kigambibwa nti omukulu ono aliko omuntu gweyatomera nasalawo kugumaza mbiro. Lumala Joseph omutuze w’e Kayebe-Gayaza mu disitulikiti y’e Wakiso eyafuna waali ayagala ssentebe George Mutabazi amusasule ssente z’amaze nga yejjanjabisa. Lumala alumiriza munnabyabufuzi Mutabazi okumukona n’amumenya okugulu ne pikipiki ye n’agisaanyaawo.