Obunkenke e Wakaliga Lwa Boda Boda 2010

0
403

Okumala ebbanga aba Bodaboda ab’olubatu babadde beemulugunya ku kibiina ekizze kigamba nti kyekibataba ki Bodaboda 2010 nga bakirumiriza okubaamu abamenyi b’amateeka, ababba pikipiki n’okutulugunya bebatakaanya nabo. Oluvannyuma lw’okukwata omuyima wa Bodaboda 2010 Abdallah Kitatta jjo olweggulo amagye gaagenze butereevu ku woofiisi z’ekibiina kyekimu eWakaliga n’ebaaza nokukwaata abamu era bangi mwabyoose buliro ku Nbs ngelinga sinema