Obusaanyi Bulumbye Nate, Abalimi Basobeddwa Neera

0
253

Abatuuze bo mu district ye Luuka boolekedde enjala kakutiya olw’obusanyi bwe bakazzako erya sundya obwali ku kasooli kati obutandise okulya misiri gya lumonde ku supidi egya wagula. Abatuuze bano bagamba mu misiri gino mwebabadde basuubira okufuna ekyokulya ssaako n’okufussaawo ensimbi ezirabirira abantu baabwe.