Poliisi Ewadde Kirumira Amagezi

0
430

Kyo ekitongole kya poliisi Kirumira mwabadde akolera kigamba tekinnafuna mu butongole bbaluwa kuva wa mukozi waabwe ono, era bakyamubala nga munnabwe gwebasuubira okutwala ebiragira nga omuserikale yonna. Omwogezi wa poliisi Emilian Kayima agambye, nti waliwo n’emitendera egigobererwa omuserikale okuva mu poliisi so si mu amwulire, oba ku mikutu gi mugatta bantu.