Poliisi Terina Kitatta – Kayima

0
661

Poliisi emalirizza okunoonyereza ku bantu Omusanvu abagambibwa okutta omukizo wa Case Hospital, Francis Ekalunga nga file zaabwe kati ziri mu mikono gy’omuwaabi wa Gavt. Ebyokukuumira omuyima wa Bodaboda 2010 mu kaduukulu okumala akaseera nga tawozezza nabyo poliisi ebyesambudde ng’agamba nti ssi beebamulina.