Pulezidenti Waakuwanika Abatemu Kati

0
848

Oluvanyuma lw’ettemu okweyongera mu gwanga Pulezidenti Museveni avudde mu mbeera nategeezanga bwagenda okuddamu okuwanika abasibe ku kalabba naddala abo abali ku misango gy’okutta abantu. Pulezidenti agambye nti obuguminkiriza bumuweddeko wadde nga ediiniye tekiriza kalabba.