Sipiika ne Ssaabalamuzi Beeyatulidde

0
353

Sipiika wa paalimenti wamu ne ssaabalamuzi beerangidde bulyomu obutawa kitiibwa ofiisi ya munne olwo bulyomu nawa ebiragiro ebikonzibya oba ebiremesa emirimu gy’omulala ekireeseewo okwelumaluma mu bakungu bano
Sipiika alangidde essiga eddamuzi okumusindikiranga ebiragiro bya kooti ayimirize emirimu gye ate ssaabalamuzi nategeeza nga abo abaweeredwa ebiragiro bwebalina okwerwanako mu mateeka okuggyawo ebiragiro bino.