Teri Kugoba Baasi mu Kibuga

0
853

Minsitule evunanyizibwa ku kikula ky’abantu esazizzaamu enteekateeka za ginnaayo ey’ebyenguudo n’obuzimbi ez’okuggala ppaaka za baasi Omukaaga mu Kampala. Bannnanyini bbaasi bawereddwa emyezi emirala 2 okutereeza ebyo byonna alipoota byeraga nti tebituukana na mutindo.