URA FC Eyanjudde Abazannyi Abapya

0
1074

Mu ngeri y’okwenyweza nga beetegekera ekitundu eky’okubiri ekya liigi y’eggwanga eya babainwera, tiimu ya URA eyanjudde abazannyi abapya musanvu bebasuubira okubayamba mukaweefube w’okulaba nga bamalira waggulu mu mpaka zino. Bano bayanjudwa ssentebe wa tiimu eno James Kizza ku kisaawe kye Namboole.

TagsURA FC