Kitatta Abadde mu Kkooti

0
890

Omuyima w’ekibiina kya boda boda 2010 Abdalla Kitatta, kkooti y’ekitogole ky’amagye ekikessi, CMI etuula e Mbuya emugaanye okweyimirirwa emisango egimuvunaanibwa. Ab’oluganda basigadde bakukkuluma lwa kubagaana kuyingira mu kkooti wadde okulaba ku muntu waabwe.