Abazungu Abalala Bafiiridde mu Wooteri

0
881

Abagwira abalala babiri bafiiridde mu Uganda nga omu munnansi wa Bugirimani ate owundi wa Bubirig. Poliisi ekakasizza okufa kwabano nga omu yafa atwalibwa mu ddwaliro e Nsambya era kitegeerekese nti yafa oluvanyuma lw’okufuna obuzibu noomutima gwe. Ate owa Bubirigi afudde ku nkya ya leero era kigambibwa nti ono yeeyesse.