Akabenje Katuze Basatu e Iganga

0
794

Abantu 3 bafiiriddewo mu kabenje akagudde ku kyalo Walugogo kumpi n’ekibuga Iganga ku kkubo eriva e Jinja okudda e Iganga oluvannyuma lwa mmotoka ya kampuni y’amazzi aganywebwa eya “Blue Wave mineral water” okutomeragana pikipiki n’oluvanyuma n’egwa wansi.