Bano Abakulembeze Basaana Midaali

0
923

Emyaka kati gisoba mu 2 nga ekitebe kya munisipaali ye Njeru esangibwa mu disitulikiti ye Buikwe emirimu abakozi bagikakalabiza wansi wa miti mu bisikirize. Bano nga bakulembeddwamu Namulondo Tapi akulira abakozi batulojedde okusomozebwa kwebayitamu omuli enkuba okutobya ebiwandiiko, okusesetula woofisi okusinziira ku biskirizze nga bwebitambula mu banga lino lye bamaze nga bakolera wansi we miti.