Kitaawe wa Susan Magara ayogedde ku Kutibwa Kwa'omwana we

0
971

Omuwala Suzan Magara eyatemuddwa mungeri eyentiisa olunaku olw’eggulo olwaleero wabaddewo okusabira omwoyo gwe wali ku Kelezia y’Abatukuvu b’Africa wali e Mbuya. Taata wa Magara kati omugenzi, ategeezezza nga bwebaasooka okusasula ensimbi ezaasabwa abaabuzaawo omwana waabwe ono nga balwana okutaasa obulamu bwe kyooka bakali ttima era ne bamumiza omusu.