Aba DP Mayinja nti Tebamumannyi Bamulaba ku Siteegi

0
369

Ekibiina kya DP kikawangamudde ne kyegaana omuyimbi Ronald Mayinja nti ssi munnakibiina nga abalala bwe babadde balowooza. Era Ssaabawandisi wa DP Siranda Gerald agamba, nti abo bonna ababadde balowooza nti Mayinja mu na DP babyera bire kubanga bakebedde mu record ze kibiina zona ku mitendera gyona nebatalabako linya lya Ronald Mayinja.

TagsDP