Abaana Ababbi Bakiguddeko e Ntebe

0
378

Abaana ababadde befuddle mukoko mukujjula emmere y’abantu ku ssigiri olwo nebabba esseffuliya nebuzitundira mu byuma ebikadde, ebimanyiddwa nga sikuraapu embooko zibanyokeddeko. Bano webakwatiddwa basangiddwa nga bakidde olukomera olumu ku Nkumba Central mu Tawuni Council y’e Katabi naye gyebigweredde nga balonkomye ababatuma.