Abaazirwanako Balumbye Sipiika Kadaga, Babanja Zaabwe

0
937

Abantu abaakosebwa mu lutulo olwaleta gavumenti yaNRM mu buyinza nga beegattira mu kibiina kyabwe ekya Acholi war Debt Claimant’s Association bekubidde endulu eli sipika wa Paalamenti nga bagala ayingire mu nsonga zokusasulwa kwabwe mu kufiirizibwa kwebaafuna mu lutalo Abaazirwanako bano bavudde mu disitukiti zonna 8 ezikola ekitundu kya Acholi nga bagamaba gavumenti eno bagibanja obuwumbi obuwera 51