Ababba Emmotoka Poliisi Ebazudde, Bazitwala Congo

0
487

Police y’ensi yonna ekoze ekikwekweto ky’okufuuza emmotoka ezibbibwa mu Uganda nezitwalibwa e Congo nga Kati emmotoka eziwerera ddala 76 z’ezakakomezebwawo mu bbanga lya mwaka gumu mu bikwekweto ebikoleddwa. Kizuuliddwa nti ababbi babadde beekolamu n’ekibinja mwebeegattira olwo nebabuzaawo emmotoka okuzitwala e Congo.