Abadde Amenya Ssaaluuni Bamukubye N’afa e Katabi

0
338

Bagamba ennaku z’omubbi ziba 40, Nebano ababadde baagufuula omulimu ogw’okutigomya ekyaalo, Abatuuze bo Mu Nkumba Central mu Town Council ye Katabi mu disitulikiti y’e Wakiso ababadde abakaawu batwalidde amateeka mu ngalo nebatta omuvubuka nga bamulanga okubasuzanga ku tebuukye. Munne bwebabadde amagulu ye gamweyimiridde era gyeyekukumye ali mukwevuma bubbi.

More News