Abalangira Bakaayidde ‘Afande’ lwa Ttaka

0
394

Poliisi eyitiddwa bukubirire okutaasa embeera ebadde etandisse okusajjuka nga abalangira ba Ssekabaka Mwanga bavudde mu mbeera olw’ensonga z’ettaka lyabwe. Ettaka lino lisangibwa ku kasozi Lubowa e Kajjansi era poliisi eriko munnamagye gw’ekute okugiyambako mukunoonyereza.