Abalimi B’emmwanyi Baweddemu Essuubi

0
430

Abakugu batidde nti singa tewabaawo kikolebwa Uganda yandiremererwa okutuukiriza ekiruubirirwa kyayo eky’okufulumya ensawo z’emmwanyi obukadde 20 omwaka, wetunaatuukira mu 2020. Bano bagamba okusinziira ku biriwo Uganda kino esobola kukituukako mu 2025.