Abatuuze Bayombye Lwa Binnya

0
522

Abatuuze ku byalo okuli Papaati, Nabusugwe, Buwava nebirala ebisangibwa mu ggombolola ye Goma mu kibuga mukono bawanjagidde abakulu mu kibunga babakolere ku ngudu zebagamba nti zituuse okubalemesa okubaako kyebakola. Bano batulambuzza agamu ku makubo gebagamba agabaggye mu mbeera mu butuufu nga ddala gajjudde empompogoma. Abatuuze wano batutegeezezza nti mukoka yaamoggodde enguudo zaabwe okuzifaanya ziti kyokka bagezezzaako okutuukirira buli gwekikwatako nga babasuubiza jjo jjuuzi.