Ab'e Bulenga Omuserikale Waabwe Kirumira Bamwanirizza

0
870

Mu maka ga Mohammed Kirumira mubaddemu akabuguumiriro eggulu lya leero ng’abenganda, baliraanwa n’emikwano beeyiwayo okumukulisia ekkomera. Wetuuukiddeyo ng’ali ki ggieaasi ya mazzi naye nga talina kyanyega engeri poliidi gyeyamutaddeko bukwakkulizo. Mu basinze okusanyuka ne ye mukyala we….eyaakamukubirawo edeenzi, Kirumira lye yebbuddemu eyali mukamaawe, kati omugenzi, Felix Kaweesi. Bamusomedde n’edduwa ey’okutendereza omutonzi okuginza emitima gya bakamaabe ne bakkiriza okumuyimbula.