Ab'e Kasese Bawanjagidde Museveni

0
529

Ababaka ba paalamenti balabudde abantu abakosebwa mu bulumbaganyi obwaliwo mubitundu bye Rwenzururu obutaddamu kukozesebwa bakulembeze abo bayegaliza ebyabwe kubanga kiino kyandyonona obutebenkevu mukitundu kyabwe kwosa nokukosa enkulankulana. Abaakosebwa mu bulumbaganyi buno, basabye Presidenti okusonyiwa omukulembeze waabwe ow’ennono, Charles Wezley Mumbere n’abantu be emisango gyawerennemba nagyo naddala egy’okulya munsi ye olukwe.