Ab'e Kituntu Balaajana

0
422

Oluvanyuma lwa NBS TV okuzannya amawulire nga ssentebe w’e kituntu yeemulugunya olwa poliisi obutabamala, aduumira poliisi y’e Mpigi alambudde aggombolola eno nekigendererwa eky’okufunira abantu bano abaserikale abamala. Mu kulambula kwe abatuuze bamulombojjedde ennaku gyebalina olwobutaba ne pOliisi ate mpozzi n’obuzzi bw’emisango obweyongedde mu kitundu.