Ab'e Nakaseke Bakooye Abagagga Okubakoba ku Ttaka

0
545

Abatuuze ku byalo 18 e Nakaseke okuli amaka agawelera ddala 3654 bali mu kusattira oluvannyuma lw’abagaga okutandika okubagoba ku ttaka nga bekwasa nti tebasasula busuulu. Ensonga z’abaatuuze bano zisitudde ababaka okuli, omukyala owa district y’e Nakaseke n’akiikilira Nakakaseke South okulaba nga bagonjoola ensonga zino ng’ekiwundu tekinnasanba ddagala. Abatuuze e Nakaseke, Luweero ne Nakasongola basula emitima gibeewanise olw’ekibbbattaka ekikudde ejjembe mu bendobendo lino.